Tuyingira Bwetuti Song lyrics – A luganda song about launching self and style in the music industry. Tuyingira Bwetuti means, “This how we come in”.
Tuyingira Bwetuti Song lyrics verses and choruses are below:
Intro:
Tuyingira bwenti okufililira oluganda
Kampala, mpigi, nekasese, nemoroto, Nemasaka, nentebbe, abembarara – mwetegese, mwetegeke
Song Verse 1
Tuzze wano ebintu okubikyusa
Tuzze wano kubategeza nakutesa
Nti ebintu ebikoope tebitugasa
Tubizike byonna tebitumulisa
Ate tunadawa nga tewali mpisa
Ebyobuwangwa byonna byakingereza
Naye olungereza ndaba telunyulisa
Nyimba muluganda ekyo okibakakasa
Nti okwemulisa kusinga okwekozesa
Ate bagambaki nga nze musomesa
Ate bateekaki nganze mbasanyusa
Tubawereza namwe mutuwuliriza
Click to check out another great original luganda song “That is life mwattu song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Chorus
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nebwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Verse 2
Kamyimbe oluganda ndugulemu emeere
Kanyimbe oluganda ndugulemu empale
Ka mbaziniise paka bwemunayabika obugere
Era mbongere paka wemunampa engule
Paka wemunakiriza nti nze nsinga kale
Nze nsinga nze ngenda okubakolera akatale
Wadde oluganda salusomera Makerere
Radio ne tv ngenda ziwa kerere
Ngenda kututumuke nga omugenzi pepe kale
Nebigambo nge ebyomugenzi Bob Marley
Ne doboozi nge lyomugenzi mugenzi Philly
Kamusikire, kamudire mubigere
Chorus
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nebwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Click to check out another original luganda song “Ebbaluwa song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Bridge
Kwata ono, kwata oli
Mwogere luganda x2
Musibuka buganda
Musibuka uganda
Verse 3
Sawa wetuka emu amawulire negatuka
Nebagasomma nti bakabidde batusse eka
Akabuuza jako ate ani omulala
Ani agenda okukyaka okujako Racomstar
Genda wansi mumufariso genda mubanka
Genda emitwetwe zimaleyo yonna jozitereka
Gula tiketi yo tula kumwanjo awasooka
Tuberayo mu angenoir nga tuli ekka
Belayo nga Nambole eyabika
Mbadde nebirooto bingi naye nga situuka
Nenjiiya nge´nompandika
Nensaba empewo zikyuke ekka
Omuzindalo ngukutte tewali gutta
Okugutta omusaayi gumala kutirika
Nakuza mpaka, nyingiza mpaka
Nkyali muvubuuka Racomstar paka
Click to check out ALL Luganda song lyrics at CyrusMigadde – com!!
Chorus till fade
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nebwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Tuyingira Bwetuti song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.