Song Lyrics: Tuyingira Bwetuti
Intro: Tuyingira bwenti okufililira oluganda
Kampala, mpigi, nekasese, nemoroto, Nemasaka, nentebbe, abembarara -mwetegese, mwetegeke
Verse1
Tuzze wano ebintu okubikyusa///’Tuzze wano kubategeza nakutesa///Nti ebintu ebikope tebitugasa///Tubizike byonna tebitumulisa///Ate tunadawa nga tewali mpisa///Ebyobuwangwa byonna byakingereza///Naye olungereza ndaba telunyulisa///Nyimba muluganda ekyo okibakakasa///Nti okwemulisa kusinga okwekozesa///Ate bagambaki nga nze musomesa///Ate batekaki nganze mbasanyusa///Tubawereza namwe mutuwuliriza
Chorus 1
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nbwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Verse 2
Kamyimbe oluganda ndugulemu emeere///kanyimbe oluganda ndugulemu empale///Ka mbazinise paka bwemunayabika obugere///Era mbongere paka wemunampa engule//Paka wemunakiriza nti nze nsinga kale///nze nsinga nze ngenda okubakolera akatale///Wadde oluganda salusomera Makerere///Radio ne tv ngenda ziwa kerere///Ngenda kututumuke nga omugenzi pepe kale///Nebigambo nge ebyomugenzi Bob Marley//ne doboozi nge lyomugenzi mugenzi Philly///kamusikire, kamudire mubigere
Chorus 2
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nbwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Verse 3
Sawa wetuka emu amawulire negatuka///Nebagasomma nti bakabidde batusse eka///Akabuza jako ate ani omulala///ani agenda okukyaka okujako Racomstar///Genda wansi mumufariso genda mubanka///Genda emitwetwe zimaleyo yonna jozitereka||Gula tiketi yo tula kumwanjo awasooka///Tuberayo mu angenoir nga tuli ekka///Belayo nga Nambole eyabika///Mbadde nebirooto bingi naye nga situuka//Nenjiya nge´nompandika///Nensaba empewo zikyuke ekka///Omuzindalo ngukutte tewali gutta///Okugutta omusayi gumala kutirika///Nakuza mpaka nyingiza mpaka ///Nkyali muvubuuka Racomstarz paka
Chorus 3
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nbwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Bridge
Kwata ono , kwata oli///mwogera luganda x2
musibuka buganda///musibuka uganda
Chorus till fade
Tuyingira bwetuti nebwetuti yeeh
Twambala bwetuti nebwetuti yeeeh
Tuzina bwetuti nbwetuti yeeh
Tulowooza bwetuti nebwetuti yeeh
nebwetuti nebwetuti x2
Chorus till fade
Kwata ono , kwata oli///mwogera luganda x2
musibuka buganda///musibuka uganda