Song Lyrics: That Is Life Mwattu
Intro:
Ebintu byonna webibanga bikyamu kiruma ani?
Kiruma nze, kiruma gwe, kiruma ffe fenna
Verse 1:
Racomstarz Lye linya nze nyingidemu//omu kwomu mbalasizza nakazindaro//tulyawulemu mwenna abatemu//abatayagala ddoboozi lino kuyitamu//mumanyi biki dala byempisemu//ebirungi tebabala ebikyamu byebalaba//mubuno obulamu ani ayagala okumusikira muntamu//ani atalaba nti ebintu byonna bikyamu//mukinziremu mukiffo kyokudda mukanemu// nze kabidde bandumira nziramu//kyenva nkwata enyukutta emu kwemu//enyukutta evuga emu kwemu//teyigiliza omu oluganda luyisemu//neyasasura agwasoka yanyumirwa nadamu//kuba Racomstarz na bantu baffe ffena tukyali wamu//ffena tussa kimu//tusibuka wamu//batuleke ffe tukyale twesanyukemu//mweno enaku etali yomu ani ali musanyu?//
Chorus 1:
Abavu baffa bwavu x2 kino sipikya
Abagaga baffa masavu-x2 kino sikipya
That’s life mwattu x2 kino sikipya
Song Lyrics for Sale:
This is a sample Verse and Chorus out of 3 verses and 3 choruses of a song called That´s Life Mwattu. It is a Hip hop Music song in Luganda (Uganda) written by Cyrus The Writer. If you are interested in buying it, mail me at Info@cyrusmigadde.com for other verses and details
Song Lyrics written by ©CyrusMigadde.com, un authorized use prohibited – To use or buy these lyrics mail to Info@cyrusmigadde.com