Song Lyrics Luganda

Song lyrics in Luganda online by Cyrus Migadde


Buy all Cyrus song lyrics @Songbay

Nakukyawa

Nakukyawa song lyrics and choruses are below: Nakukyawa song lyrics (means I don’t love you anymore) Verse 1 Annet weyiisa bubi, wanswaza nenkuvaamu Nakuwa omukwano gwange awamu nobulamu Naye ate gwe tewansasira olukwe nolundyamu Onegayilira tudemu naye nanyolwa sijja kudiramu Lekerawo okunkubira obusiimu sikyali namba emu Ndekera emirembe, bwetulyesanga mugulu tulidamu Chorus Ojjakumpa ebintu byona …

Nakukyawa Read More »

Siba song lyrics

Siba song lyrics and choruses are below: Siba – (means to take someone to prison) Luganda song lyrics Intro: Abasajja bagula kiri muttu Tebagala bayoresa biri munda Abakazi bagala musajja mugumivu Tebagala bakwabuuzi na bayaaye Bonna bona abakikira basaana kusiba Verse 1 Abo abayita obwerere Nga bayoresa amabere Wayita biri nga babakwaana Kati embuuto ziresse …

Siba song lyrics Read More »

Penina oli musege song

Penina oli musege song lyrics and choruses are below: Penina oli musege song lyrics in Luganda Verse and chorus 1 You said all boys are dogs On and on they go on barking And liking on every bowl they meet You said they are all nasty, they have no dignity, No self respect, they ride …

Penina oli musege song Read More »

Bakuleke weyagaleko song lyrics

Bakuleke weyagaleko song lyrics and choruses are below: Bakuleke weyagaleko song lyrics in Luganda is written by Cyrus Migadde Intro Aye, aye, aye aye Ekiseera kituuse omwana okununuula nyina Musumulule amakomera gona Mange afulume yekolere kyayagala Verse 1 Nkuyimbudde ekiba kibeewo, Genda osanyuuse omutima gwo Abaana oba obalekawo balekewo Oba balo akutisatisa mulekewo Genda mukikeesa …

Bakuleke weyagaleko song lyrics Read More »

Oli Mulungi song lyrics

Oli Mulungi song lyrics and choruses are below: Oli Mulungi song lyrics in Luganda is written by Cyrus Migadde Intro: Yeah, yeah, yeah, yeah Neda jira ogende gwe Neda siba ogende gwe Neda musegulire Chorus Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo Wakula …

Oli Mulungi song lyrics Read More »

Happy Birthday in Luganda lyrics

Happy Birthday in Luganda lyrics are below: Happy Birthday song translated in Luganda and English languages Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Okuzalibwa kulungi mukwano …(name) Happy Birthday to you dear… Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Click to check out all my original kids song lyrics & Nursery …

Happy Birthday in Luganda lyrics Read More »

Ani afuuye kids song lyrics

Ani afuuye kids song lyrics in Luganda Chorus Ani afuuye he, akajanjalo Ani ayisiiza he, ekyo ekiwunya Ani afuuye he, akanjanjalo Ani ayisiiza he, ekyo ekiwunya Verse 1. Samu gwe afuuye he, akanzari Sara gwe afuuye he, akenyanja Bob gwe afuuye he, akanyebwa Peter gwe afuuye he, akawunga Click to check out all my original …

Ani afuuye kids song lyrics Read More »

Omwana wange kids song lyrics

Omwana wange song lyrics for kids in Luganda Verse and chorus 1 Yegwe omwana wange Gwenjagala, okusinga ebintu byona …Huhuhu Yegwe omwana wange Gwenjagala okusinga ebantu bona …Huhuhu Verse and chorus 2 Yegwe Naomi Migadde Gwenjagala okusinga ensi yona …Huhuhu Click to check out all my original kids song lyrics & Nursery Rhymes for sale …

Omwana wange kids song lyrics Read More »

Naomi song lyrics for kids

Naomi song lyrics for kids Verse and chorus 1 Naomi oli mwana wange Bwonokula ojjakungulira enyumba Naomi oli mwana wange, Bwonokula ojja kumpa emirembehe Wailing: Ta tatatanta, ta tatatanta, ta tatatanta tata tata Verse and chorus 2 Naomi oli mwana wange Bwonokula ojja kumpa esanyu Naomi oli mwana wange Bwonokula ojjakunfuura wamulembehe Click to check …

Naomi song lyrics for kids Read More »

Abaana abato kids song

Abaana abato kids song lyrics for pray and sleep in Luganda Abaana abato kids song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1. Selma omuto mwagala Amanda omuto mwagala Angel omuto mwagala Gift omuto mwagala nyo Mbagala yeye mbagala, mbagala, mbagala nyo Chorus Abaana abato mbagala, Abaana abato mbagala Abaana abato mbagala, Abaana abato …

Abaana abato kids song Read More »

Sleep song lyrics for kids

Sleep song lyrics for kids to go to bed at night in two languages English and Luganda Sleep song lyrics for kids verses and choruses are below: Verse 1 Sleep, sleep my baby sleep, Webaake wumula, webaake owumule Verse 2 Dream, dream my baby dream, Loota ebirooto, ebirooto bituuke Wailing: Huhuhuu…huhuhuuu …,huhuhuhuhuhuu Huhuhuu…huhuhuuu … Huhuhuu…huhuhuuu …

Sleep song lyrics for kids Read More »

Bakabidde Tuyingidde song lyrics

Bakabidde tuyingidde song lyrics Bakabidde tuyingidde Song lyrics Song Verse 1 Ekidde bwekivuga nti twa Migadde nze mba ntuuse Ntuuse akaseeko kanjijudde Kuba engeri empya efunise Kuwonye akawunga kati tooke Tewali atakola agenda Kutuuka wano wenyimiridde Mpise mumwooto mukimanye Abanaafu mwena mwedeeko Ebirooto bimaze kunkabya Nendayira okudda gyenazalibwa Nzimbe Buganda bagyegombe Ani yali amanyi nti …

Bakabidde Tuyingidde song lyrics Read More »

Beera Nange song lyrics

Beera Nange song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1 Nkubamu akafanaanyi nga Mbalaba bakusekereera, nti Taliwo, omala biseera byo Yakwesibaako nawe nomwesibaako. Nti bo basibawo sente, bwakomawo, Mukwano tobawuliriza, tobawa time yo Chorus. Beera nange nze akutegeera Beera nange nzekka Beera nange nze akutegeera Beera nange njakulabirira Beera nange nze akutegeera Beera …

Beera Nange song lyrics Read More »

My Baby kids song lyrics

My baby kids song lyrics – An African Traditional Lullaby song for kids to sleep and play Song Intro: I promise, I promise, I promise I promise Verse 1. My baby… I give you my life I give you my soul I give you my word I give you everything Chorus My baby, hu.. hu.. …

My Baby kids song lyrics Read More »

The Best kids Song lyrics

The Best kids song lyrics verses and choruses are below: Song verse – song chorus English version lyrics 1. You are the best, the best, the best! My baby you are, the best, the best, the best! Song verse – Song chorus Luganda version 2. Mukwano yegwe, asinga, asinga, asinga Mukwano yegwe, abasinga, abasinga, abasinga …

The Best kids Song lyrics Read More »

Kisoboka Song lyrics

Kisoboka song lyrics verses and choruses are below: Song Intro: Akabuza jako, tukisobola okukyusa ebintu! Verse1. Sawa wetuka emu amawulire negatuka Nebagasomma nti bakabidde batusse eka Akabuza jako ate ani omulala Agenda okukyusa ebintu okujako Racomstar Lekerawo okubusa busa gwe sala getegeka Genda wansi mumufariso, genda mubanka Genda emitwetwe zimaleyo jozitereka Gula tiketi yo tula …

Kisoboka Song lyrics Read More »

Sembera Yesu song lyrics

Sembera Yesu song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1. Mubulamu bwange Yesu,sembera Mumutima gwange Yesu, sembera Mubirowoozo byange Yesu, sembera Musanyu lyange Yesu, sembera Chorus Sembera, sembera, Sembera Yesu sembera x2 Verse 2. Munyumba yange Yesu, sembera Mumirimu jange Yesu, sembera Munfuna yange Yesu, sembera Mumwoyo gwange Yesu, sembera Chorus Sembera, sembera, …

Sembera Yesu song lyrics Read More »

Mbagala nyo Song lyrics

Mbagala nyo Song lyrics verses and choruses are below: Verse 1. Abamu bagamba nti twazaawa Nti bwetwagenda ebulaaya ebyeka netubipowa Nti kati tujudde siringi, biwooma nabikawa Oba sikyekyo, twewozeko!, Ebbaluwa ziriwa, emyaka jiyise tubadewa? Abaana betwaleka mumbuto bazalibwa. Esaawa telinda bebaase. Ketubakoledde kaliwa, akasiimo ketubalekedde kaliwa? Ensimbi zetukozewo tuzitadewa? Amaziga gakala, nebatwesonyiwa Salongo John yaffa, …

Mbagala nyo Song lyrics Read More »

Lwaki omukuba song lyrics

Lwaki omukuba song lyrics choruses and verses Luganda Song Lyrics for Lwaki omukuba song are written by Cyrus Migadde : Verse 1. Ntandikirewa okutegeza enaku emuli kumutima Kyendowooza sikyolowooza abasajja tujudde etima Mubayisaamu amaaso, nemubanyooma, nokubavuma Omuntu akufako omuyita otya enkima Nga yakujja mukasisira okutuusa bonna webakuusima Akuzalidde abaana nekusomero agenda nabakima Oba okimanyi yakusima …

Lwaki omukuba song lyrics Read More »

Gwe Lemerako song lyrics

Gwe Lemerako song lyrics (Never Give Up) Gwe lemerako song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1 Tokitiza kubera wansi Tokiriza kubera mupakasi Tokiriza kuyisa nga mbarasi Nga buli kimu, bayita mupakasi Buli kyebagala bakufuula taxi Abo bateeke buteesi Kale okukeza obukezzi Nebakozesa paka mwezi Baveko bakuseza busezi Baveeko baswaza buswazi Emisana baba …

Gwe Lemerako song lyrics Read More »

Ebbaluwa Song Lyrics

Ebbaluwa Song Lyrics verses and choruses are below: Ebbaluwa song lyrics in Luganda written by Cyrus Migadde. Song Verse 1. Nzuno munno ntuuse, edoboozi ye feesi Racomstar lyerinya, oluyimba mpandiise, Ndeese, kansubire nti sesse Abakopi ndayira mbasse, aboogezi bwemutamatira mbalese Abateesi mwette, nzuuno mpuuna nga jajja, kyendeese kigya Nabingi bigenda, ndowooza nawe okiwulira kijja Nzuuno …

Ebbaluwa Song Lyrics Read More »

Maama lyrics

Maama lyrics verse and choruses are below: Maama song verse 1. Maama wange, Obade muzito Wetise olubuto, emyezi mwenda Laba omuzade, omwana omuleese Olwaanye olutalo, abaamu balemelelwa Olwaanye wabula Chorus Twebaza Mukama akuyambye nosomoka musanya Mukama Katonda webale otasiza maama wange Atuletede ki baby kilungi okuzaama Webale Mukama webale Verse 2. Oli mukazi mugumu, Taata …

Maama lyrics Read More »

Senga ndi nawe song

Senga ndi nawe song lyrics verses and choruses are below: Senga ndi nawe song lyrics Song Verse 1. Nenyiga, nenkaba, nenkunonya nga sikulaba Obelawa, walagawa, nkulowoozako otulo netumbula Newe buziba, newebukya, enkyukakyusa nze sigilaba Chorus Senga ndi nawe, senga ndi bulungi X2 Senga oli nange, senga ndi bulungi X2 Verse 2. Nakuwa, omutima gwange, nga …

Senga ndi nawe song Read More »

Mbitade Song lyrics

Mbitade song lyrics verses and choruses are below. Mbitade is a luganda love Song meaning, I have given up love. Song Intro: Lwaki onumya mukwano Lwaki onumya olwomukwano Verse 1. Kale yagambanga ntino anjagala nyo ebyadala 1. Ela yankutilanga obutamukyawanga era nendayirira nti silikosobola 2. Namwagala nyo nabyona ebyange nemwesiga abikuumenga 3. Obutaba na kisa, …

Mbitade Song lyrics Read More »

Yegwe munange song lyrics

Yegwe munange song lyrics – Yegwe Munange means ”It is you my dear” Yegwe munange song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1. Wenakusangira nali ngudde edalu olwomukwano. Nasiganga ensigo naye nga simanyi nti nsiga kumayinja. Kuba muzeeyi wange omusajja naye bwati bweyali akola emanga eyo. Kale nange nakopa ebyo sakabalanga nimiro, Sasunsulanga …

Yegwe munange song lyrics Read More »

Nziliza omutima song lyrics

Nziliza omutima song lyrics, Nziliza omutima is in Luganda language but in English it means ”Give back or return my heart”. Nziliza omutima song lyrics verses and choruses are below: Song verse 1 Honey, kale, okoze bubi okuntyoboola Nze gwogobaganya otyooo ooh nze nkutegeela Abo abakusigula tebakugula, honey yenze oli owuwo Eyakuwewezanga mu bbugumu, nenkubikanga …

Nziliza omutima song lyrics Read More »

Kyempita omukisa song lyrics

Kyempita omukisa song lyrics, Kyempita omukisa means ”What I call luck” in English: Kyempita omukisa song lyrics Song Verse 1 Buli lunaku olukya, hhahh Nsinza Mukama nemwebaza, ohhooh Okukeesa olunaku olujja Nze ani gwayagala enyo bwaatyo Nampa nekilabo amakula Chorus Ddala nakola ki, namuwa ki? Okukusaanila gwe Sinze mulungi asinga Sinze wa mpisa asingayo, naye …

Kyempita omukisa song lyrics Read More »

Webelelemu song lyrics

Webelelemu Song lyrics verses and choruses are below: Webelelemu Song lyrics Song Verse 1Tewali kintu kitakyuka, oba oyagala obatoyagala ensi bwetyoEnjjala bwotazifunira jirita, zijja kukula nezikusukekoSere wotamulima ojakusanga, asanyizaawo enimiiro yoNaye ffe abafirika, twabaki abamenya eteeka lye Gulu ne NsiGenda okyuuse ebintu… ChorusGet out there, get out thereStand for change, stand for changeGet out there, …

Webelelemu song lyrics Read More »

Tukikube Tubukesse song lyrics

Tukikube Tubukesse song lyrics verses and choruses are below: Tukikube Tubukesse song lyrics Song Intro:Nze mbalabuddeNti fenna tugendaKuzina kutuyanaNze mbalabuddeNti fenna tugendaKubuzibya bukesa Verse 1Dawo odde kubyenkyaSumagira nga ffe tulettaSumagira nga tuwenjaMpulira nti bakubanjaOlimukufulutta nga bakubanjaObugezi bwo sibulojjaBukya buziba ffe tuwenjaTukunganya ffe buli ejjaMusasula mutulojjaTutabula nejajaTuzitowa nga mayinjaNobukodyo bwa kininja ChorusBakabidde tutusse​Tubiyize tubiresseTukikube tubukesseTubuzibye tubukesse …

Tukikube Tubukesse song lyrics Read More »

Lwaki tetubeera bamukwano song

Lwaki tetubeera bamukwano song lyrics verses and choruses are below: Lwaki tetubeera bamukwano song lyrics Song Verse 1 Tumaze kati akaseera nga twemoola Oyambala newemyula notekena nga ekinya Nenkutunulira nenjiika amalusu olwenfananayo Nange wensulamu casual wear zange, Onsaba omukono gwange nkukwaate mukiwato Olwo netukumba nga abanewasa enkeera Njagala kusaba ojje obeere gyensula naye ntya. Chorus …

Lwaki tetubeera bamukwano song Read More »