Ebbaluwa Song Lyrics

Ebbaluwa Song Lyrics

Verse 1.
Nzuno munno ntuuse, edoboozi ye feesi
Racomstar lyerinya, oluyimba mpandiise,
Ndeese, kansubire nti sesse
Abakopi ndayira mbasse, aboogezi bwemutamatira mbalese
Abateesi mwette, nzuuno mpuuna nga jajja, kyendeese kigya
Nabingi bigenda, ndowooza nawe okiwulira kijja
Nzuuno nzizze ng’ekiddo, ekyange kyange, mic mugimpe yange
Syaki okyali kaana- kijana dayo mukibiina
Abaraasi naba nigger mubongere eyo koole, abayaye namne mbaziga,
munsawo kati muli fiti, abakulu mbabuzaako namwe
Fenna tujjaguze tugusale kino kyaffe, oluyimba lwaffe
N’olunaku lwaffe, mu naku yaffe, olwe takka lwaffe
Batugambaki kati ate, tulinda syaki zaffe,
katukwate kapital flow yo yaffe, moto yaffe katonda nabantu baffe,
Kukyusa mbeera yaffe, katino munaku eyo,
Mwana mu nigger saba faasi, Sala dance lya ku cash
A meka abazireka, ebyenkya byankya, wezinagwaawo tunabiraba enkya
Mu city tudaayo netukola, kyakala obulamu bwakiseera
Enkya balye omukyeeere ng’owedde, naye wadde ng`obasadde
Nga byolidde obiridde, ng’okyakadde, abayuuza nze Migadde
Ebweru obudde bukedde tudde eka- eka, buuka-buuka – tudde eka.

Chorus
Eyo eKampala akasana kaaka
Mwenna aboluganda nga mukyakala
Wadde ndi wala nyo eno, omutima guli ka
Buli lwembalowoozako munda numwa
Oluusi mbasubwanyo nze eziga neriyiika
Olunaku teluziba nga temuluma
Bulyomu tumutumira nyo ebbaluwa yiyo
Mwenna tubatumira nyo ebbaluwa yiyo

Verse 2.
Sawa takusatira emizindalo mugitumbudde
Migadde nsuuse, mic yo yino ngitute
Agetta gakuwedde, kabiina tekena, nze njikutte
Wadde ndiwala Sweden, naye siberabidde
Abantu bantu mwe ssanyu lyange
Kano kanogaane, kano kalagane
Bomu kukibuga ngisudde, gujabagidde kano kabaate, kambatte
Okupowa nga mpangudde, ekyo waliwo akitidde
Racomstarz ntumbudde, ekirooto ekinsanudde, kyekimpamatudde
Bwenabagamba nali sirimba, ntuuse, mbiyize, mbipandise mbirese
Agaba ye katonda asosootola yenze – muninze munda
Okubasonsomora buli kasonda
Sawa yakwetaaya- Philly-Lutaaya watadda
Nendayira okudda, okumulisa ensonda za Uganda
Mwetegese okudigidda emu paka kejenge
Nile special nga gwemwenge, kuzina kusanyuka,
kutulika tulika tuli kka waffe
Abateesi baali baseka, abenooma kati banziruka
Bwenzikwata bazirika, mwebali ebaali, awo webaali awo
Batulemesa eno baseka, naye kabidde nze nalayira
Anemesa apowa mulambo, twakowadda ebigambo
Munkyaawe naye wemutali sandituuse wendi
Nanfirako, omulungi tabulako kamogo
Mukano akasaago mubogambo,
Ndimubasala nsawo, ndeka, ndeka

Chorus
Eyo eKampala akasana kaaka
Mwenna aboluganda nga mukyakala….

Verse3.
………/License/Buy!, Ebbaluwa song lyrics to get the other verses and details of the song plus the song melody.

This is Ebbaluwa Song Lyrics 2 out of 3 verses. If you want to buy, license, use or own the copyright to Ebbaluwa Song Lyrics and other here and own the song. Unauthorized use of these song lyrics at CyrusMigadde site is prohibited and any illegal use of our songs and poetry lyrics without our acceptance or Consent will lead to prosecution.

Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.