Song Lyrics: Tuyingira Bwetuti Intro: Tuyingira bwenti okufililira oluganda Kampala, mpigi, nekasese, nemoroto, Nemasaka, nentebbe, abembarara -mwetegese, mwetegeke Verse1 Tuzze wano ebintu okubikyusa///’Tuzze wano kubategeza nakutesa///Nti ebintu ebikope tebitugasa///Tubizike byonna tebitumulisa///Ate tunadawa nga tewali mpisa///Ebyobuwangwa byonna byakingereza///Naye olungereza ndaba telunyulisa///Nyimba muluganda ekyo okibakakasa///Nti okwemulisa kusinga okwekozesa///Ate bagambaki nga nze musomesa///Ate batekaki nganze mbasanyusa///Tubawereza namwe mutuwuliriza …
Tuyingira Bwetuti song lyrics Read More »