Sibalimba ndayira song lyrics verses and choruses are below:
Sibalimba ndayira song lyrics in luganda are written by Cyrus Migadde
Song Verse 1.
Eno story jembabulira
Ntufu mubutufu nga wojiwulira
Wenali omuto nga mbeera kampala
Nga mpulirizanyo Elly Wamala
Wenaweza emyaka nga kumi nesatu
Mikwano jange nga jiri mumatatu
Nga ebiwuliriza tebinva mumatu
Mukuyimba kusomero nga ndi wakusatu
Nenwana, nenwana nenwana nze
Byempuliriza obutanva kumutwe
Olwo ekirooto kyange nekituuka
Okuyimba kwange nekutukka
Chorus
Sibalimba ndayira
Silyelabira jenava
Mwe mwampa omukisa
Okusobola okuba nga
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
Click to check out another original luganda song “Ebbaluwa song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Verse 2.
Buli muzindalo nga ngubambira
Ekanisa nentwala nembangula
Jenafuna omukisa okuyimilira
Kumuzindalo omuwanvu nembayimbira
Akwata empola mpola atuuka wala
Nyimba muluganda kubanga ndwagala
Kowoora Migarous wooba nga onjagala
Yimba nga wenyimba wemba nkunyumira
Damu, damu oluganda makula
Nziramu nawe woba nga olwagala
Nabazungu mbawa omuziki nebamatira
Nebakyusa ebiwato nebasatira.
Chorus
Sibalimba ndayira
Silyelabira jenava
Mwe mwampa omukisa
Okusobola okuba nga
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
Click to check out ALL Luganda song lyrics at CyrusMigadde – com!!
Verse 3.
Emyaka giyise, elinya litutuse
Mbiyize mbiwandisse mbipatisse mbiresse
Enyimba zikubye Raco ntutumusse
Nekibinja kyange kitutumusse
Oluzungu tulutemyeyo lwo lukutusse
Nemizindalo gyonna tujiresse jabiisse
Noluganda tuluyimbye lututumusse
Tuleka basanyusse, tuleka banozze
Kenya ne Tanzania bagugumusse
Cape Town, London nayo tutuusse
Tulinde jobeera tukusanyusse
Chorus
Sibalimba ndayira
Silyelabira jenava
Mwe mwampa omukisa
Okusobola okuba nga
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
Chorus till fade
Sibalimba ndayira
Silyelabira jenava
Mwe mwampa omukisa
Okusobola okuba nga
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
Okuba ekyo kyendoota
Okuba nga Sebatta
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Sibalimba Ndayira song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.