Ebbaluwa Song Lyrics verses and choruses are below:
Ebbaluwa song lyrics in Luganda written by Cyrus Migadde.
Song Verse 1.
Nzuno munno ntuuse, edoboozi ye feesi
Racomstar lyerinya, oluyimba mpandiise,
Ndeese, kansubire nti sesse
Abakopi ndayira mbasse, aboogezi bwemutamatira mbalese
Abateesi mwette, nzuuno mpuuna nga jajja, kyendeese kigya
Nabingi bigenda, ndowooza nawe okiwulira kijja
Nzuuno nzizze ng’ekiddo, ekyange kyange, mic mugimpe yange
Syaki okyali kaana- kijana dayo mukibiina
Abaraasi naba nigger mubongere eyo koole, abayaye namne mbaziga,
munsawo kati muli fiti, abakulu mbabuzaako namwe
Fenna tujjaguze tugusale kino kyaffe, oluyimba lwaffe
N’olunaku lwaffe, mu naku yaffe, olwe takka lwaffe
Batugambaki kati ate, tulinda syaki zaffe,
katukwate kapital flow yo yaffe, moto yaffe katonda nabantu baffe,
Kukyusa mbeera yaffe, katino munaku eyo,
Mwana mu nigger saba faasi, Sala dance lya ku cash
A meka abazireka, ebyenkya byankya, wezinagwaawo tunabiraba enkya
Mu city tudaayo netukola, kyakala obulamu bwakiseera
Enkya balye omukyeeere ng’owedde, naye wadde ng`obasadde
Nga byolidde obiridde, ng’okyakadde, abayuuza nze Migadde
Ebweru obudde bukedde tudde eka- eka, buuka-buuka – tudde eka.
Chorus
Eyo eKampala akasana kaaka
Mwenna aboluganda nga mukyakala
Wadde ndi wala nyo eno, omutima guli ka
Buli lwembalowoozako munda numwa
Oluusi mbasubwanyo nze eziga neriyiika
Olunaku teluziba nga temuluma
Bulyomu tumutumira nyo ebbaluwa yiyo
Mwenna tubatumira nyo ebbaluwa yiyo
Click to check out all Luganda song lyrics at CyrusMigadde – com!!
Verse 2.
Sawa takusatira emizindalo mugitumbudde
Migadde nsuuse, mic yo yino ngitute
Agetta gakuwedde, kabiina tekena, nze njikutte
Wadde ndiwala Sweden, naye siberabidde
Abantu bantu mwe ssanyu lyange
Kano kanogaane, kano kalagane
Bomu kukibuga ngisudde, gujabagidde kano kabaate, kambatte
Okupowa nga mpangudde, ekyo waliwo akitidde
Racomstarz ntumbudde, ekirooto ekinsanudde, kyekimpamatudde
Bwenabagamba nali sirimba, ntuuse, mbiyize, mbipandise mbirese
Agaba ye katonda asosootola yenze – muninze munda
Okubasonsomora buli kasonda
Sawa yakwetaaya- Philly-Lutaaya watadda
Nendayira okudda, okumulisa ensonda za Uganda
Mwetegese okudigidda emu paka kejenge
Nile special nga gwemwenge, kuzina kusanyuka,
kutulika tulika tuli kka waffe
Abateesi baali baseka, abenooma kati banziruka
Bwenzikwata bazirika, mwebali ebaali, awo webaali awo
Batulemesa eno baseka, naye kabidde nze nalayira
Anemesa apowa mulambo, twakowadda ebigambo
Munkyaawe naye wemutali sandituuse wendi
Nanfirako, omulungi tabulako kamogo
Mukano akasaago mubogambo,
Ndimubasala nsawo, ndeka, ndeka
Click to check out another great luganda song “Bakabidde Tuyingidde song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Chorus
Eyo eKampala akasana kaaka
Mwenna aboluganda nga mukyakala
Wadde ndi wala nyo eno, omutima guli ka
Buli lwembalowoozako munda numwa
Oluusi mbasubwanyo nze eziga neriyiika
Olunaku teluziba nga temuluma
Bulyomu tumutumira nyo ebbaluwa yiyo
Mwenna tubatumira nyo ebbaluwa yiyo
Verse3.
Nakulabye, Bwaise ndayira mumpomera
Kampala, Masaka town temwelalikirira – muli baddala
Kawaala, Mbarara mbaffa amazima ndayira
Kazo, Kabalagala nsamba kumpanilira,
Sala tusabe emiziki tusale
Emisaala giyingire, misana kiro tukyakale
Abanigga mbatuuse mbalengera temukyamira
Abaraasi nababongera haire temunkyamira
Nga nkyamira, mwenna njakubakyalira
Abaana abato kungudo, bebasingira dala kunuma
Munsabire nyingire, ndimumalirivu mutwe paka bigere,
Kerere mugyagikuba obubuto bupinduuse
Owomukisa mulaba eMakerere atuuse
Ba DJ Ne ba MC ebyuma mubiwe olukusense
Abaana baffe bakyenkye, ye kino kiri kitya eyo?
Kituuse oba kisuse?!, okuuma emiziki gyaffe-alive kiri kuffe
Muggunde emiziki gyaffe, namba emu yiyo esonze
Racomstar nsoonze, mbiyiize,mbireese, tukoone, tubukeese
Click to check out another luganda song “Bakuleke Weyagaleko song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Chorus
Eyo eKampala akasana kaaka
Mwenna aboluganda nga mukyakala
Wadde ndi wala nyo eno, omutima guli ka
Buli lwembalowoozako munda numwa
Oluusi mbasubwanyo nze eziga neriyiika
Olunaku teluziba nga temuluma
Bulyomu tumutumira nyo ebbaluwa yiyo
Mwenna tubatumira nyo ebbaluwa yiyo
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Ebbaluwa song lyrics or other Luganda Lyrics for music songs written by #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics
, ©CyrusMigadde.com, GO TO MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.