Tonsulilila song lyrics - CMP Agency - Songwriter - Music Publisher

Tonsulilila song lyrics

Tonsulilila Song Lyrics verses and choruses are below:


Tonsulilila Song Lyrics

Song Verse 1
Ngokyankwana gwali mungi
Bwenakiliza nojamu omulilo Walinya kukiziyiza oba lwaki
Ngate eno ebikemo mba mubingi
Togayaala balikutema enamba

Chorus
Tonsulilila nawe
Njagala nga bwotela okukola
Matiza nga bwewakikolanga
Mpanaako manye nti bambi onjagala
Nsuutaako ntegeele nti kale omatila

Verse 2
Kati enjuba yenzukusa kumakya
Nga empewo yampiseemu mukiro
Nzijayo leesu yange nenjesibako
Nengenda ku dilisa mpulilize
Oba woli, oba emotoka yo weli

Chorus
Tonsulilila nawe
Njagala nga bwotela okukola
Matiza nga bwewakikolanga
Mpanaako manye nti bambi onjagala
Nsuutaako ntegeele nti kale omatila

Verse 3
Ki ekyasoba ku nyanja Nalubaale
Wangamba nti ndi meeli
Nti buli lwontulamu otuuka ku bizinga
Ela nti sifaafa nga bwaato buli bwabavubi
Naye enaku zino tokyaninya..!?

Verse 4
Nkaze mumumilo ne mubiri
Olwokukowoola nga todamu
Ekinyege nyege kinkute, nkaaba
Omukwano gwewasumulula
Yali tapu ekyatiliika, oba tonjagala nsiba

Chorus
Tonsulilila nawe
Njagala nga bwotela okukola
Matiza nga bwewakikolanga
Mpanaako manye nti bambi onjagala
Nsuutaako ntegeele nti kale omatila


Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Tonsulilila song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.