Tewali Kabi Song Lyrics

Tewali kabi song lyrics verses and choruses are below:

Song Intro:
Luno oluyimba, lugenda eri abawala bonna bonna, abekatakwata mubigambo byomukwano
Leero akwagala enkya akukyaye, luri tamanyi, ki kyemwagala he, ki kyemwagala nkibawe?

Verse 1
Mwenna abatudde awo muwulirize
Mwenna ba guy mba love temulina kabi
Naye abamu ba syaki beyisa buubi
Munno omwagala ate omulumya omutwe
I say i love you naye gwe tewanfaako
Ogwokubiri wewansanga nonvuma bubi
Nti lwaki nkumanyira ngolina owuwo
Naye how a hell was i supposed to know
No nvumira muba Nigger nombusuula
Naye ngate omusajja sakola kibi
Nayogera mumutima ekyali kinkosa
Naye gwe tewafaayo nolyoka onjabya
Luno silutalo bulamu bwakivubuuka

Chorus
Ebintu byakutuula kutesa tewali kabi
Woba nze tonjagala girl tell me right now
Ebintu ebyali ebya babiri (bisirikire) tekuba wakusatu
Woba nga tonsimye girl it is not a big deal,
I will respect you girl and I will make you my friend.

Verse 2
Bino byebizibu bye tubasangamu
Kibabelera kizibu nyo okwesalirawo
Woba tosalawo nze nkuyiseewo
Tutambudde ko babiri ne ku beach Lido
Nkukolera obukodyo gwe wesalirewo
Tulidde cash, twambadde golo
Nkugamba nkufirako gwe tonfako
Nkugamba nti nkwangala ate tomorrow tomorrow
Wemba nze number yo nze nondawo
Nga abazadde bo nange abange bwebatyo
Tobafaako nzenna ndiwuuwo
Salawo nkooye okwetala ekiro

Chorus
Ebintu byakutuula kutesa tewali kabi
Woba nze tonjagala girl tell me right now
Ebintu ebyali ebya babiri (bisirikire) tekuba wakusatu
Woba nga tonsimye girl it is not a big deal,
I will respect you girl and I will make you my friend.

Bridge
Lwaki onumya omutwe x3 gwe

Chorus
Ebintu byakutuula kutesa tewali kabi
Woba nze tonjagala girl tell me right now
Ebintu ebyali ebya babiri (bisirikire) tekuba wakusatu
Woba nga tonsimye girl it is not a big deal,
I will respect you girl and i will make you my friend

Verse 3
Oba okimanyi nti nkwagala ate lwaki otaga
Girl sikukaka naye obuyinza bwensaba
Nsitule omukonogwo nkukwate wenjoya
Nkunywegere kumumwa woba nga oyagala
Kimuli kyange Kampala bambi oyambala
Kyenava nkulondamu mwabo abalara
Mbarara ne moroto balina amalara
Abakuzi bebinyo bonna sagala
Naye onumya omutwe nigger sikyayala
Onzunza eno neri kale sikyagala
Njagala kwagala bambi sembeera

Chorus
Ebintu byakutuula kutesa tewali kabi
Woba nze tonjagala girl tell me right now
Ebintu ebyali ebya babiri (bisirikire) tekuba wakusatu
Woba nga tonsimye girl it is not a big deal,
I will respect you girl and I will make you my friend.

Outro: gwe
Lwaki onumya omutwe x3 gwe
Lwaki onumya omutwe x3 gwe


Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Tewali kabi song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter / #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.