Kwata Byange Song Lyrics
Kwata Byange song lyrics verses and choruses are below: Kwata Byange song lyrics Song Verse 1 Obulamu bwomuvubuuka bufunza Bufuunda nga akaduuka bwobwegendereza Mubyonna byokola olina kwetowoza Omala biseera okudawo newekaza Ngeno bakukyunga, buli musango bagukusinza Tolaba gwoziiza naye nga tebanakumaririza Bonna olaba balabe bonna bakutuntuza Naye amazima wegakulumiriza gakasasa Nti oluusi nawe byokola tebikugasa …