Oli Mulungi song lyrics and choruses are below:
Oli Mulungi song lyrics in Luganda is written by Cyrus Migadde
Intro:
Yeah, yeah, yeah, yeah
Neda jira ogende gwe
Neda siba ogende gwe
Neda musegulire
Chorus
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo omala
Verse
Lwaki akuzanyiisa, nga atakilaba nti oli zaabu
Mulaba akugalabanja, nga atakilaba nti ali mutaabu
Abasiru, baffa emirundi lukumi okubawonera dala, sembeera
Chorus
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo omala
Click to check out all Luganda song lyrics at CyrusMigadde – com!!
Verse
Akantu akatono okwagalanga akiraba kizibu
Yandyesimye nyo okufuna enyama nga wamalibu
Enkuba, etonya kunjazi nga abalimi tuffa enjala, tambula
Chorus
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo omala
Verse
Ensi yonna ekulindiridde
Abawulu baswamiridde
Migadde njasamiridde
Olwobulungi bwo
Butirika nga mubisi
Wadde wa cash akuyisa layisi
Muwala oli na mpisi
Ffe okufuna twesiima bwesimi
Nakusa bwagazi
Click to check out all song lyrics for sale at CyrusMigadde – com!!
Verse extension – rapping part
Oli mulungi muwala oli mulungi,
Senga abazadde bo bakimanya
Bandikutuumye linya birungi.
Kuba ensi zona zikimanyi baby oli mulungi,
Akaseeko nentambula yo maama byona bilungi,
Newekutunulako munda tuwulira bulungi,
Musajja mayisa mabi akuyisa obubi olwa siringi.
Okufumbirwa entasiima ofumbirwa omuguli,
Yanguwa eno tambula eno tukulinze bangi.
Oli mulungi baby oli nalulingi,
Oli mulungi tukulinze bangi.
Chorus
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo
Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo
Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo omala
Outro
Siba ebibyo tambula ogende
Takugasa, olina tulina obulamu bumu
Genda bambi
Click the links below, if you want to BUY LYRICS, LICENSE, USE or OWN the copyright to Oli mulungi song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddesonglyrics, ©CyrusMigadde.com. BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below to get the song melody and other details of the song and purchase to own it, the lyrics are for sell. Unauthorized use of these song lyrics at CyrusMigadde music site and anywhere is prohibited and any illegal use of our music songs and poetry lyrics without our acceptance or consent will lead to prosecution.