Gwe Lemerako song lyrics (Never Give Up)
Gwe lemerako song lyrics verses and choruses are below:
Song Verse 1
Tokitiza kubera wansi
Tokiriza kubera mupakasi
Tokiriza kuyisa nga mbarasi
Nga buli kimu, bayita mupakasi
Buli kyebagala bakufuula taxi
Abo bateeke buteesi
Kale okukeza obukezzi
Nebakozesa paka mwezi
Baveko bakuseza busezi
Baveeko baswaza buswazi
Emisana baba mubyamungizi
Ekiro babeera bananfuzi
Nawe osobola okuba bosi
Gwe kati va mumbozi
Totwala kikopo kuluuzi
Wesooge mubyobufuzzi
Chorus
Gwe lemerako buli kwokola laba nga omalako
Newebakwogerako tobafako gwe kola bibyo
Gwe kola nyo nyo pakalast gwe lemerako
Wolemerako ojakutuka kukyewasalawo
Verse 2
Tokiriza kulira wansi
Tokiriza kubera wansi
Obulamu chansi okufuuna cashi
Olina chansi okufuuna cashi
Bulyomu alina omukisa munsi
Okufuna ekyo kyasiga kunsi
Abalara bazimba kajansi
Abalala beyisa kijasi
Batulinyako nga tuli wansi
Duuka duka saba fasi
Waganya mungeri ya kilasi
Woyingira fukka lwazi
Tombuza ye ekyo lwaki
Bridge
Maama teyakuza pussi
Taata teyakuza maale
Maama teyakuza messe
Taata teyakuza mbuzi
Chorus
Gwe lemerako buli kwokola laba nga omalako
Newebakwogerako buli kwokola laba nga omalako
Gwe koola nyo nyo tobafako newebakwogerako
Gwe kola nyo nyo
Verse 3
Tokiriza kubeera layisi
Tokiriza kubeera mubisi
Wuliriza edoboozi
Mumutima wansi
Likugamba totuula wansi
Wewebaka ojjakuffa byasi
Ebizibu bijudde munsi
Abalala bakomba kupaasi
Enjala tekuwa chansi
Kyapa kyapa gwe kazi
Toyimilira newekiba ki
Gwe tolaya noda mubakazi
Ebilala totunyumiza mandazi
Chorus
Gwe lemerako buli kwokola laba nga omalako
Newebakwogerako buli kwokola laba nga omalako
Gwe koola nyo nyo tobafako newebakwogerako
Gwe kola nyo nyo
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Gwe lemerako song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Racomstar / #CyrusThe Writer / #CyrusMigaddeSonglyrics ,©CyrusMigadde.com, GO TO MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.