Gwe Lemerako song lyrics

Gwe Lemerako Song lyrics (Never Give Up)

Verse 1
Tokitiza kubera wansi
Tokiriza kubera mupakasi
Tokiriza kuyisa nga mbarasi
Nga buli kimu, bayita mupakasi
Buli kyebagala bakufuula taxi
Abo bateeke buteesi
Kale okukeza obukezzi
Nebakozesa paka mwezi
Baveko bakuseza busezi
Baveeko baswaza buswazi
Emisana baba mubyamungizi
Ekiro babeera bananfuzi
Nawe osobola okuba bosi
Gwe kati va mumbozi
Totwala kikopo kuluuzi
Wesooge mubyobufuzzi

Chorus
Gwe lemerako buli kwokola laba nga omalako
Newebakwogerako tobafako gwe kola bibyo
Gwe kola nyo nyo pakalast gwe lemerako
Wolemerako ojakutuka kukyewasalawo

Verse 2
Tokiriza kulira wansi
Tokiriza kubera wansi
Obulamu chansi okufuuna cashi
Olina chansi okufuuna cashi
Bulyomu alina omukisa munsi
Okufuna ekyo kyasiga kunsi
Abalara bazimba kajansi
Abalala beyisa kijasi
Batulinyako nga tuli wansi
Duuka duka saba fasi
Waganya mungeri ya kilasi
Woyingira fukka lwazi
Tombuza ye ekyo lwaki

Bridge
Maama teyakuza pussi
Taata teyakuza maale
Maama teyakuza messe
Taata teyakuza mbuzi

Chorus
Gwe lemerako buli kwokola laba nga omalako
Newebakwogerako buli kwokola laba nga omalako
Gwe koola nyo nyo tobafako newebakwogerako
Gwe kola nyo nyo

Verse 3
………/License/Buy! Gwe lemerakosong Lyrics to get the 3 verse, melody and other details of the song.

This is Gwe lemerako song Lyrics. If you want to buy, license, use or own the copyright to Gwe lemerako song Lyrics, written by #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com.E-mail to info@cyrusmigadde.com or here and own the song. Unauthorized use of these song lyrics at CyrusMigadde site is prohibited and any illegal use of our songs and poetry lyrics without our acceptance or Consent will lead to prosecution.

Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website