Twogera Luganda Song lyrics Verses and choruses are below:
Twogera Luganda Song lyrics
Song Intro:
Bagamba nti, tekisobooka, tetusobola kukyusa bintu.
Nze nembagamba, nti kisoboka, era tusobola okukyusa ebintu.
Verse 1
Tugenda kwokya tewali kwebaka
Tugenda bokya okuva kati paka, paka
Ani ateeka tebatuwa mateeka
Obulamu bwange kyekirooto kyange
Njagala kusanyuka nebaganda bange
Muluganda lwange, nekabaka wange
Paka taka nze, sita nze kange
Kututumuka nze, ye motto yange
Toro paka masaka, tugenda kutuuka
Ne Kampala egenda, kubwatuuka kutulika
Pre chorus
Nkuute ekibiriti///Njijeemu akabiriti
mbakumyeko omuliro///mwena, mwena mwake
Chorus
Twogera luganda///Tusibuuka buganda
Tuwagira Uganda///Mwena mwena mugoberere
Twogera luganda ///Tuwagira uganda
Tusibuuka buganda///Mwena mwena mwake
Click to check out another luganda song “Bakuleke Weyagaleko song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Verse 2
Mwana wetuutuuka, ebintu bikyuka
Emiziki jimuka, emisono jikyuka
Omuziki gumuka, bonna bakopa
Omuziki weguvuga, bonna batuuka
Bonna bakyuka, bakona babuuka
Sinabatuka naye bo basanyuka
Sembera kumwanjo bambi tandika
Kuratta kubanga kibuyaga asudde
Wansi kutaka tandika kusanyuka
Kubuuka buuka buuka oli muvubuka.
Pre chorus
Nkuute ekibiriti///Njijeemu akabiriti
mbakumyeko omuliro///mwena, mwena mwake
Chorus
Twogera luganda///Tusibuuka buganda
Tuwagira Uganda///Mwena mwena mugoberere
Twogera luganda ///Tuwagira uganda
Tusibuuka buganda///Mwena mwena mwake
Click to check out another luganda song “Twogera Luganda song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Verse 3
Nzenna njaka Racomstarz paka
Haraka toka nyinze kulwa poka
Tuzanye tuzanye tewali mateka
Ononkwata wa nze nabasuuka
Nkusamba nkukasuka bona baseka
Bona abaseka bonna bakuziika
Mic wenjikwata bonna bamyuka
Nyimba bazirika, abateesi nabateeka
Byonna byempandika zimba waka
Ninga sebatta mu luganda ndi Kabaka
Pre chorus
Nkuute ekibiriti///Njijeemu akabiriti
mbakumyeko omuliro///mwena, mwena mwake
Chorus
Twogera luganda///Tusibuuka buganda
Tuwagira Uganda///Mwena mwena mugoberere
Twogera luganda ///Tuwagira uganda
Tusibuuka buganda///Mwena mwena mwake
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Twogera Luganda song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Racomstar / #CyrusTheWriter / #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.
Pingback: Free Piano