Gwe Osinga song lyrics – Gwe Osinga means – You are the best!, it is a luganda song about praising and cherishing lover
Gwe Osinga song lyrics verses and choruses are below:
Intro:
Migarous sijja kwogera kigambo kimu
sijja kutenda mirundi ebiri
sijja kwegomba mirundi esatu
kandeke oluyimba lweyogerere
Chorus
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama
Song Verse 1
Nze Migarous, nze Racomstar
Byenkoze mbikoze okuva emyaka kumi namukagga
Naye nali sirabanga muwala gwenegomba
Nali sisanganga muwala alinga gwe
Abawala benakasanga gwe obasinga
Laba amaaso, laba emposinga
Ngáte oli wampisa ng´te tobaliga
Tolinga banno abalara abatamanyi kusaga
Bogambako nebadda mukunyiga
Ate kati nkufunye bagala kwetuga
Mbansanga mukubo nebajako obuleega
Naye munyambala nendabika, mubyonna obasinga
Chorus
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama
Click to check out another cool original party luganda song “Tuyingira Bwetuti song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Verse 2
Buli wenkutunulira mpulira nga mpunga
Buli wontunulira mpulira nga ali mubanga
Omutima gwange waguba okuva wenakusanga
Nekati oguba buli kaseera wenkusanga
Engeri jonjagala mpulira nga
Ontusa mubirooto byenalotanga
Omukwano gwo gwadala bona sibetaga
Bajjakwogera paka webanakoga
Bajakututeka bajjatuloga
Naye njakwagala paka wenakulaga
Nti musanyu ne maziga sirina jendaga
Nkufirako nkulooota, Racomstar nkulovinga
Chorus
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama
Click to check out ALL Luganda song lyrics at CyrusMigadde – com!!
Verse 3
Taata yangamba nti mwana wange
Kankutegeze ebintu nange ebinyambye
Sijja kuyisa wala mungero ensonge
Gano gemazima kubikyamu byendabye
Wowuliranga nga ekiseera kituuse
Okunonya omubezi ogwokubeera naye
Fuba okulaba ngo ononya omuntu omutufu
Fuba okunonya omuntu owabantu
Omuntu anakukanya ngojudde obusungu
Omuntu owemirembe ngate tasiba busungu
Bwenjijukira ebigambo byankoko nkulu
Ndabira dala nga nsanze muzungu
Kuba olina empisa ngate neneyisaayo ntuufu
Click to check out another luganda song “Bakuleke Weyagaleko song lyrics” at CyrusMigadde – com!!
Chorus
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.