Wanyonoona Song Lyrics verses and choruses
Wanyonoona Song Lyrics
Song Verse 1
Genda mumaaso, okunjagala nga zaabu
Nkwewadde mukwano, nkwatako tewali taabu
Ndi mubifo ebisubize, jetwasenga okuva juzi
Ombita ng’omwana, nge’no bwetunyumya oluboozi
Chorus
Wabula wanyonoona
Onkoze ebintu, ebitakolebwa buli omu
Kati bandaba kutamiila
Nebaguyita omwenge
So nga sinywa nze
Love yo yembobbonga okila ekikompola
Ate kati onsikila wala olinga magnet
Verse 2
Wangamba nti okunsanga, kyali kirabo kya katonda
Wansubiza omukwano, ogusinga ogwo gwebatenda
Nzuno ondese, mubifo abalala bye balota
Genda mumaaso, layira nti gwe tolinta
Chorus
Wabula wanyonoona
Onkoze ebintu, ebitakolebwa buli omu
Kati bandaba kutamiila
Nebaguyita omwenge
So nga sinywa nze
Love yo yembobbonga okila ekikompola
Ate kati onsikila wala olinga magnet
Bridge:
Wabula wanyonoona
Ekyejo nkikola kyonna
Byenjagala mbifuna byonna
Obugatto mbukona
Nemiyembe ndya mbona
Mwana gwe wanyonona….
Verse 3
Genda mumaaso, okunjagala nga zaabu
Nkwewadde mukwano, nkwatako tewali taabu
Ndi mubifo ebisubize, jetwasenga okuva juzi
Ombita ng’omwana, nge’no wetunyumya olubozi
Chorus
Wabula wanyonoona
Onkoze ebintu, ebitakolebwa buli omu
Kati bandaba kutamiila
Nebaguyita omwenge
So nga sinywa nze
Love yo yembobbonga okila ekikompola
Ate kati onsikila wala olinga magnet
Chorus till fade
Wabula wanyonoona
Onkoze ebintu, ebitakolebwa buli omu
Kati bandaba kutamiila
Nebaguyita omwenge
So nga sinywa nze
Love yo yembobbonga okila ekikompola
Ate kati onsikila wala olinga magnet
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Wanyonoona song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.