Lwaki omukuba song lyrics
Lwaki omukuba song lyrics choruses and verses Luganda Song Lyrics for Lwaki omukuba song are written by Cyrus Migadde : Verse 1. Ntandikirewa okutegeza enaku emuli kumutima Kyendowooza sikyolowooza abasajja tujudde etima Mubayisaamu amaaso, nemubanyooma, nokubavuma Omuntu akufako omuyita otya enkima Nga yakujja mukasisira okutuusa bonna webakuusima Akuzalidde abaana nekusomero agenda nabakima Oba okimanyi yakusima …