Nafuna gwe song lyrics verses and choruses are below:
Nafuna gwe song lyrics
Song Verse 1
Maze ebbanga nga noonya
Nga noonya musajja mutuufu
Byempiseemu byona aahaa
Tebilojeka oooh
Bankwabude nebagenda
Nebasusa ebinyebwa nebatabilya
Nebantwala mukisaawe tuzanye
Laba bwebavaayo ate nga situuse
Eyasembayo ate yagimenya oooh
Oyo nasenza luti
Onkwata otya kumukono tutambule
Nondeka ate mukubo nga tontusiza
Chorus
(Girl)
Naye kati nafuna gwe
Ebyo wabimponya
Osamba 90
Wamponya ba dakiika bbiri
(Boy)
Nange kati nafuna gwe
Nali nonya omuntu nga gwe
Atalina wasi wasi
Wamponya abakuzi bebinyo
Verse 2
Bamaze ebanga nga banumya
Sosolya watafa atuka kulyengedde
Muwala walungiwa aaah
Ninga ali mukilooto waaaawu
Ondanze nti awali omukwano
Waberawo obwesimbu nesanyu
Obudde bukya tuli babiri
Olunaku tulumala babiri, paka kubuzibya
Byempisemu byampuna sikulojela oooh
Ono omu yadayo ewabwe
Nga okunjijulira mwegayirira
Nti senga ebyo teyabimulaga abitya
Bridge
Amazima Wamponya baby
Bali tebalina ink akwata
Balina work wa pencil na rubber
Bawandika bwebakutiza
Mbu ate bisiimuse
Bano ba tunadamu enkeela
Chorus
(Girl)
Naye kati nafuna gwe
Ebyo wabimponya
Osamba 90
Wamponya ba dakiika bbiri
(Boy)
Nange kati nafuna gwe
Nali nonya omuntu nga gwe
Atalina wasi wasi
Wamponya abakuzi bebinyo
Verse 3
Kewakonkona ekyo kyamala
Nakuyingiza mumutima gwange
Nakulinda emyaka butabalika aahaa
Kenkufunye sirikuutta oooh
Nabafunanga nga balalu
Abamu nga ekyejo kingi
Nga okulya enkoko kyokka kyebagala
Naye okola ejjewakka awo balwala
Neyasembayo nze yagimenya oooh
Yandagira okweyoreza
Osobola otya okuwasibwa nga tobisobola
Wandeka okweyoreza nokwefumbira
Chorus
(Girl)
Naye kati nafuna gwe
Ebyo wabimponya
Osamba 90
Wamponya ba dakiika bbiri
(Boy)
Nange kati nafuna gwe
Nali nonya omuntu nga gwe
Atalina wasi wasi
Wamponya abakuzi bebinyo
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Nafuna Gwe song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.