Mundeke song lyrics

Mundeke Song Lyrics verses and choruses are below:


Mundeke Song Lyrics

Song Verse 1
Batugamba, nti abaana abazalibwa
Kumulembe guno….. tulabye
Nti tetweyagala, nebintu bizibu nyo nyo kati
Sukali eyali ku shs 400, kati ali ku 6000 kilo. Newetunakola tutya, tetujja kusobola bulamu.
Nti tuwulilize, abakulu byebatugamba okuwona.
Naye nze, ebintu mbilaba bulala, obulamu bulungi nyo.

Chorus
Mundeke.
Ngezaako, okubeera ekyo
kyenjagala Okubeera ekyo kyenjagala Kyengezaako okola
Mundeke.
Ngezeeko, okubeera ekyo kyensobola
Okubeera ekyo kyensobola
Kyengezaako okuba, mundeke

Verse 2
Buli kintu, kiba nekiseela.
Ela bwekityo nekigwaako.
Nga nebyedda bwebyagwaako, ebintu kati byakyuuka. Omulembe kati .com, analog twagivaamu.
Ebyedda twali ku ssimu katochi, kati tukwata smart phones.
Ate buli lwosigalila emabega, notakyuuka na ntambula.
Enkyukakyuka bwekwekyusiza, ekuleka owogose.

Chorus
Mundeke.
Ngezaako, okubeera ekyo kyenjagala
Okubeera ekyo kyenjagala
Kyengezaako okola
Mundeke.
Ngezeeko, okubeera ekyo kyensobola
Okubeera ekyo kyensobola
Kyengezaako okuba, mundeke

Verse 3
Nze ntambula nomulembe, sikiliza change kundeka.
Abayimbi ffe tukwatilide essanyu lyeggwanga.
Kyoka kumulembe gwa ba jjajaffe, nga babayita badongo mbu bayaaye.
Mungaana okola byensobola, mbu teekwa nina kusoma busawo oba lawyer.
Ebilo bino emirimu tewali, obasanga mu boda oba taxi.
Bwenkwata ku kitone kyange mundeke, nokukisoma kingasa.
Ate nfunamu ensimbi, obulamu bulungi neyagala sejjusa

Chorus
Mundeke.
Ngezaako, okubeera ekyo
kyenjagala Okubeera ekyo kyenjagala Kyengezaako okola
Mundeke.
Ngezeeko, okubeera ekyo kyensobola
Okubeera ekyo kyensobola
Kyengezaako okuba, mundeke

Chorus till fade
Mundeke.
Ngezaako, okubeera ekyo
kyenjagala Okubeera ekyo kyenjagala Kyengezaako okola
Mundeke.
Ngezeeko, okubeera ekyo kyensobola
Okubeera ekyo kyensobola
Kyengezaako okuba, mundeke


If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Mundeke song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.