Mbitade song lyrics verses and choruses are below. Mbitade is a luganda love Song meaning, I have given up love.
Song Intro:
Lwaki onumya mukwano
Lwaki onumya olwomukwano
Verse 1.
Kale yagambanga ntino anjagala nyo ebyadala 1.
Ela yankutilanga obutamukyawanga era nendayirira nti silikosobola 2.
Namwagala nyo nabyona ebyange nemwesiga abikuumenga 3.
Obutaba na kisa, namuwa omutima nayuzayuza 4.
Akute enyondo ankubye ku mutwe butada ngulu 5.
Pre- chorus
Nsudewo tawulo
Kanzireyo ewaffe mubazadde
Chorus
Kambileke mbiveeko ebyomukwano nze mbitade
Gwembade njagala ate oba ankyaye
Ebyokwagala ono kankyaye nze mbitade
Verse 2.
Yandimbulide nti anjagala byakaseela, si lubelela nenkitegeela 1.
Osanga nandifunye backup eyokungumya nga ankyaye 2.
Ndi eno genkaaba genkomba newunaganya bwoomu 3.
Ninga omuto akaabira ebbeere nga tewali afaayo 4.
Enyumba enzimbilide ndowozaamu bwetwalinga naye 5.
Pre- chorus
Nsudewo tawulo
Kanzireyo ewaffe mubazadde
Chorus
Kambileke mbiveeko ebyomukwano nze mbitade
Gwembade njagala ate oba ankyaye
Ebyokwagala ono kankyaye nze mbitade
Verse3.
Why don’t you make a flash back baby, in the good times 1.
Obuseko bweyasekanga nobuwuna bwewankubanga obwelabidde 2.
Soulmate you are turning to hateful object I despise 3.
As cunning as a fox you plan worked I fell in your trap 4.
Kiro na misana abalungi befuula, omutuufu anava wa 5.
Pre- chorus
Nsudewo tawulo
Kanzireyo ewaffe mubazadde
Chorus
Kambileke mbiveeko ebyomukwano nze mbitade
Gwembade njagala ate oba ankyaye
Ebyokwagala ono kankyaye nze mbitade
Chorus till fade
Kambileke mbiveeko ebyomukwano nze mbitade
Gwembade njagala ate oba ankyaye
Ebyokwagala ono kankyaye nze mbitade
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Mbitade song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.