Maama lyrics verse and choruses are below:
Maama song verse 1.
Maama wange, Obade muzito
Wetise olubuto, emyezi mwenda
Laba omuzade, omwana omuleese
Olwaanye olutalo, abaamu balemelelwa
Olwaanye wabula
Chorus
Twebaza Mukama akuyambye nosomoka musanya
Mukama Katonda webale otasiza maama wange
Atuletede ki baby kilungi okuzaama
Webale Mukama webale
Verse 2.
Oli mukazi mugumu, Taata osaanye osiime maama
Ebidagala byeyanywanga, nemumbwa zewasombanga
Oluusi nelumusimba, naye nga bambi aguma
Nga bwetumuteganya naffe, naye nga abikwasaganya byona
Chorus
Twebaza Mukama akuyambye nosomoka musanya
Mukama Katonda webale otasiza maama wange
Atuletede ki baby kilungi okuzaama
Webale Mukama webale
Verse 3.
Mutendereze ela musuute, nakazadde wegwanga
Yewaayo emyezi mwenda, azadde omwana wo
Taata mufeeko ela muveeko, wanyiiga tewali musango muleke
Obuvunanyizibwa bwo, kumuwa anywe amata alye emeere nebilala ebiliisa
Chorus
Twebaza Mukama akuyambye nosomoka musanya
Mukama Katonda webale otasiza maama wange
Atuletede ki baby kilungi okuzaama
Webale Mukama webale
If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to maama lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.