Kyempita omukisa song lyrics

Kyempita omukisa song lyrics, Kyempita omukisa means ”What I call luck” in English:


Kyempita omukisa song lyrics

Song Verse 1
Buli lunaku olukya, hhahh
Nsinza Mukama nemwebaza, ohhooh
Okukeesa olunaku olujja
Nze ani gwayagala enyo bwaatyo
Nampa nekilabo amakula

Chorus
Ddala nakola ki, namuwa ki?
Okukusaanila gwe
Sinze mulungi asinga
Sinze wa mpisa asingayo, naye ate onjagala
Nze kyempita omukisa Mukama okumpa obe wange

Verse 2
Wanjija wakka ewa maama…hhahh
Netaata yaliko okukiriza ontwale…ohhooh
Wabasubiza ndi ojakundabirira
Era njulira nti kyeweyama okikola
Ondabirira silina kyenjula

Chorus
Ddala nakola ki, namuwa ki?
Okukusaanila gwe
Sinze mulungi asinga
Sinze wa mpisa asingayo, naye ate onjagala
Nze kyempita omukisa Mukama okumpa obe wange

Verse 3
Kati nsuubiza aahah layila
Nti tolinkyawa, Olibeera wange lubelela
Nti olibaawo, ndibaawo ekiseera kyona tulibanga babili
Nkwatako tutambule, tubalumye
Abatatwagala emiguwa tegiseelwa

Chorus
Ddala nakola ki, namuwa ki?
Okukusaanila gwe
Sinze mulungi asinga
Sinze wa mpisa asingayo, naye ate onjagala
Nze kyempita omukisa Mukama okumpa obe wange


If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Kyempita omukisa song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter / #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.