Kilungi nyo Song lyrics verses and choruses are below:
Kilungi nyo Song lyrics verses and choruses are below:
Song Verse 1
Mpulila bulungi, nzena nkyamukilila. 1
Ono omwana, alina byankozesa.2
Binsensede omubiri gwona nsanyalade.3
Buli lwemulaba, nzena nenchachancha.4
Nendowooza ku mukwano gwandetede.5
Ye yeka ankaabya amaziga nga ga ssanyu ahaa.6
Chorus
Kilungi nti onjagala ahaa
Kilungi nti nkwagala nange
Kilungi nti tweyagala ahaa
Verse 2.
Mukwano gwange, gwe wamanyiza.1
Okumpa omukwano, gwe mbanyumiza.2
Okuva muntandikwa, gwe tonjuza.3
Buli kyenjagala, ofuba okitusa.4
Onsanula, era onsanyusa.5
Mukidongo, wetukuba endongo.6
Tubuzibya paka budde kubukesa.7
Chorus
Kilungi nti onjagala ahaa
Kilungi nti nkwagala nange
Kilungi nti tweyagala ahaa
Advertisement
Verse 3
Temumukwatako, mumudugaza.1
Temumutegera, temumukaza.2
Nze mutegera, nze manyi okumwambaza.3
engato ngula, n’engoye ezimunyiriza.4
Byonna abifuna, abasajja temwekoza.5
Togula mwenge, ebyo bimukoza.6
Alya nkoko, wasaba nga njiwereza.7
Chorus
Kilungi nti onjagala ahaa
Kilungi nti nkwagala nange
Kilungi nti tweyagala ahaa
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Kilungi nyo Song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddeSonglyrics,©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.