Ebinuma lyrics by Front Artist / Cyrus The Writer / @Cyrus Migadde / CMP Agency
Verse 1
Guli munda nga akatunda
Guno gwa Katonda teri kulinda
Kankuwe kubya maama, bye yampanga
Ndaga kyolinawo nze nkubibiite
era…haaa
Empeewo enfuwa sebaaka
Ngyoya gwe wekka, yanguwa
Nze newulira nga enswa
Gwe wampa, ebiwatiro okubuuka
Chorus
Binuma nebinuma eno omukwano gwo gunuma
Nze binuma nenjijiira omukwano gwo gunzita.
Click to check all our song lyrics in Luganda
Verse 2
Nze nkaawa mukwano ntawa
Yeyo esawa mukwano jentera okulaba
Gwe njagala oliwa
Nkunonya sikulaba munange
Newenkuba esiimu sikufuna
Ebyaliwo, tubyenenye twekuze
Mukwano gwo gwenina gutikule
Ebyali biganye byona nasengeeka
Ewa Senga Nabatanzi eyakuguuka
Yanguwa sembeera
You are my princesso.
Chorus
Binuma nebinuma eno omukwano gwo gunuma
Nze binuma nenjijiira omukwano gwo gunzita.
Verse 3
Okuva kukyenkya kiri wazayiradala
Nakukuba akawuna olina okukanziriza
Mukwano oliwala ne police yakubulwa
E kampala toliyo wadde e Mbarara
You are my way in the forest
You are the umbrella in the rain
You are my spare tire wo
You are mi staring, staring I go caring.
Chorus
Binuma nebinuma eno omukwano gwo gunuma
Nze binuma nenjijiira omukwano gwo gunzita.
Ebinuma lyrics by Front Artist / Cyrus The Writer, @CyrusMigadde.com / CMP Agency, Sweden.
Please contact us in the form below to license the Ebinuma song lyrics or to check out other Song Lyrics for music your songs written by #Racomstar/ #CyrusTheWriterlyrics, #CyrusMigadde, and Copyrighted to ©CyrusMigadde.com / Cyrus Migadde Publishing Agency, Sweden, (CMP Agency, Sweden) #CMPAgency. – OR BUY THE SONG DIRECTLY VIA MY SONG LYRIC PORTFOLIO AT SONGBAY . Unauthorised use of any song lyrics at CyrusMigadde music site and anywhere the lyrics are found on is prohibited and any illegal use of our music songs and poetry lyrics without our Licence, acceptance or consent will lead to prosecution.