Song Lyrics Luganda

Song lyrics in Luganda online by Cyrus Migadde


Buy all Cyrus song lyrics @Songbay

Abantu Tubazeemu Amanyi Lyrics

Abantu Tubazeemu Amanyi Lyrics by Cyrus the writer / @Cyrus Migadde / CMP Agency, Sweden. Intro:Temutumalamu manyiMutuzeemu amanyi Verse 1Awo wossima, yongera osimire dalaWadde mu mutima owulira, nga wena osikatideEbirungi, Katonda yabikweka, eri munda mubuzibaEkirooto kyo, kijjakutukira, gwe lemerako bulemezi. ChorusAbantu tubazeemu amanyiAbantu tubazeemu essubiAbantu tubawe essanyuNomukwano bakendeeze obulumi. Verse 2Awo wooli, tambula nga ogenda …

Abantu Tubazeemu Amanyi Lyrics Read More »

Ebinuma lyrics

  Ebinuma lyrics by Front Artist / Cyrus The Writer / @Cyrus Migadde / CMP Agency Verse 1Guli munda nga akatundaGuno gwa Katonda teri kulindaKankuwe kubya maama, bye yampangaNdaga kyolinawo nze nkubibiiteera…haaaEmpeewo enfuwa sebaakaNgyoya gwe wekka, yanguwaNze newulira nga enswaGwe wampa, ebiwatiro okubuuka ChorusBinuma nebinuma eno omukwano gwo gunumaNze binuma nenjijiira omukwano gwo gunzita. Click …

Ebinuma lyrics Read More »

Don’t run away lyrics

Don’t Run Away Lyrics by Cyrus The Writer @CMP Agency Intro: Mbadde mukusajjalaata, Namukubalaata, naye ng´ate nkwagalira dala ebya dala, omaze kuweeta nendyooka ntegeera ensobi yange, nali nzanyazanya ngeno onketta, naye kati njize omusomo, nkwegayirira okomeewo. The Don’t Run Away Lyrics verses and choruses are below: Verse 1. She ran away, she ran away Agenze, …

Don’t run away lyrics Read More »

Singa nali malayika Song lyrics

Singa nali malayika Song lyrics by Cyrus The writer and Front Artist Singa nali malayika ( I wish I was an Angel to fly to you) song lyrics choruses and verses are below: Intro: Omukwano ogwa distance muzibu nyo Nkuyooya nga bwenjooya emere eyokulya Kale wadde nina IPhone Pro ekundaga ekifananyi nokuwuliza edoboozi, naye tekimala …

Singa nali malayika Song lyrics Read More »

Omukwano gwo gumezze Song lyrics

Omukwano gwo gumezze Song lyrics by Cyrus The Writer and Front Artist Omukwano gwo gumezze (Your love has wrestled and lifted me up) song lyrics choruses and verses are below: Chorus Guno gwo gumezze gunsabudde Omukwano gwo gumezze gundigudde Guno gwo gumezze gunsabudde Omukwano gwo gumezze gundigudde Haha… heheeh Verse 1. Nkutandiike ntya nkugambeki Omukwano …

Omukwano gwo gumezze Song lyrics Read More »

Mbulira kyoyagala nkole Song lyrics

Mbulira kyoyagala nkole Song lyrics by Cyrus The Writer and Front Artist Mbulira kyoyagala nkole (Tell me what you want me to do) song lyrics choruses and verses are below: Intro: It’s your boy, Front – here! Not showing, not knowing Not verbalising, not whispering Your feelings towards me Is driving me crazy Chorus Tell …

Mbulira kyoyagala nkole Song lyrics Read More »

Sikyamuwuliza song lyrics

Sikyamuwuliza song lyrics by Cyrus The Writer and Sin Man Sikyamuwuliza song lyrics choruses and verses are below: Verse 1. Gwenali nfirako, gwe gwenjagala Eggulu lyange, akabugumo nekitangala Kati nemubirooto tokyalimu, nsula ndoota, nga nekatankira embidde mubaala Okuva lwewagenda mubulamu bwange nazikila, Ebirowoozo ebibi binsiibya mukizikiza, Obwongo tebukyategera, sikyaava namunju ntya okuswaala. Ggwe eyanyinuzanga okuvuluga …

Sikyamuwuliza song lyrics Read More »

Nafunye Takeaway Song lyrics

Nafunye Takeaway Song lyrics by Sin Man and Cyrus Migadde Nafunye Takeaway song lyrics choruses and verses are below: Intro chorus: Bakundetedde bankoledde delivery Bakunsitulidde nafunye take away x3 Verse 1 Eno story yamuwala oli, gwenasooka okukeeta Namusanga mukwooza nga alina byakuutta Yambuuza omulimu gwenkola Konze nkola bwaporta wali muka boys quarter Naatandiika okubba ebintu …

Nafunye Takeaway Song lyrics Read More »

I’m in love Song lyrics

I’m in love Song lyrics by Front and Cyrus Migadde I’m in love Song lyrics choruses and verses are below: Chorus I’m in love, deep in love, I am in love falling in love, deep in love Verse 1 Omukwano gwo guli munda Nkwagala omu wekka wantamiza na mwenge Ndayira sirikyusa Nalalira nalayira nasubiza Chorus …

I’m in love Song lyrics Read More »

Ug Reality Song lyrics

Ug Reality Song lyrics by Cyrus Migadde – The Song is about the present reality in Uganda Ug Reality Song lyrics choruses and verses are below: Intro Chorus Ug Reality Abasinga etusabudde Abalala balekulidde Eyebase asigalidde Verse 1 Ebintu byekka bisesa, banange byewunyisa Bwokola ofuna pensa, nga ate emeere egula feza Kale ki ekinakukeeza, epippa …

Ug Reality Song lyrics Read More »

Nakukyawa

Nakukyawa song lyrics and choruses are below: Nakukyawa song lyrics (means I don’t love you anymore) Verse 1 Annet weyiisa bubi, wanswaza nenkuvaamu Nakuwa omukwano gwange awamu nobulamu Naye ate gwe tewansasira olukwe nolundyamu Onegayilira tudemu naye nanyolwa sijja kudiramu Lekerawo okunkubira obusiimu sikyali namba emu Ndekera emirembe, bwetulyesanga mugulu tulidamu Chorus Ojjakumpa ebintu byona …

Nakukyawa Read More »

Siba song lyrics

Siba song lyrics and choruses are below: Siba – (means to take someone to prison) Luganda song lyrics Intro: Abasajja bagula kiri muttu Tebagala bayoresa biri munda Abakazi bagala musajja mugumivu Tebagala bakwabuuzi na bayaaye Bonna bona abakikira basaana kusiba Verse 1 Abo abayita obwerere Nga bayoresa amabere Wayita biri nga babakwaana Kati embuuto ziresse …

Siba song lyrics Read More »

Penina oli musege song

Penina oli musege song lyrics and choruses are below: Penina oli musege song lyrics in Luganda Verse and chorus 1 You said all boys are dogs On and on they go on barking And licking on every bowl they meet You said all boys are nasty, they have no dignity, No self respect, they ride …

Penina oli musege song Read More »

Bakuleke weyagaleko song lyrics

Bakuleke weyagaleko song lyrics and choruses are below: Bakuleke weyagaleko song lyrics in Luganda is written by Cyrus Migadde Intro Aye, aye, aye aye Ekiseera kituuse omwana okununuula nyina Musumulule amakomera gona Mange afulume yekolere kyayagala Verse 1 Nkuyimbudde ekiba kibeewo, Genda osanyuuse omutima gwo Abaana oba obalekawo balekewo Oba balo akutisatisa mulekewo Genda mukikeesa …

Bakuleke weyagaleko song lyrics Read More »

Oli Mulungi song lyrics

Oli Mulungi song lyrics and choruses are below: Oli Mulungi song lyrics in Luganda is written by Cyrus Migadde Intro: Yeah, yeah, yeah, yeah Neda jira ogende gwe Neda siba ogende gwe Neda musegulire Chorus Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo Oli mulungi, (yeah) oli mulungi nyo dala Wakula bulungi, (yeah) wakula bulungi nyo Wakula …

Oli Mulungi song lyrics Read More »

Happy Birthday in Luganda lyrics

Happy Birthday in Luganda lyrics are below: Happy Birthday song translated in Luganda and English languages Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Okuzalibwa kulungi mukwano …(name) Happy Birthday to you dear… Okuzalibwa kulungi Happy Birthday to you Click to check out all my original kids song lyrics & Nursery …

Happy Birthday in Luganda lyrics Read More »

Ani afuuye kids song lyrics

Ani afuuye kids song lyrics in Luganda Chorus Ani afuuye he, akajanjalo Ani ayisiiza he, ekyo ekiwunya Ani afuuye he, akanjanjalo Ani ayisiiza he, ekyo ekiwunya Verse 1. Samu gwe afuuye he, akanzari Sara gwe afuuye he, akenyanja Bob gwe afuuye he, akanyebwa Peter gwe afuuye he, akawunga Click to check out all my original …

Ani afuuye kids song lyrics Read More »

Omwana wange kids song lyrics

Omwana wange song lyrics for kids in Luganda Verse and chorus 1 Yegwe omwana wange Gwenjagala, okusinga ebintu byona …Huhuhu Yegwe omwana wange Gwenjagala okusinga ebantu bona …Huhuhu Verse and chorus 2 Yegwe Naomi Migadde Gwenjagala okusinga ensi yona …Huhuhu Click to check out all my original kids song lyrics & Nursery Rhymes for sale …

Omwana wange kids song lyrics Read More »

Naomi song lyrics for kids

Naomi song lyrics for kids Verse and chorus 1 Naomi oli mwana wange Bwonokula ojjakungulira enyumba Naomi oli mwana wange, Bwonokula ojja kumpa emirembehe Wailing: Ta tatatanta, ta tatatanta, ta tatatanta tata tata Verse and chorus 2 Naomi oli mwana wange Bwonokula ojja kumpa esanyu Naomi oli mwana wange Bwonokula ojjakunfuura wamulembehe Click to check …

Naomi song lyrics for kids Read More »

Abaana abato kids song

Abaana abato kids song lyrics for pray and sleep in Luganda Abaana abato kids song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1. Selma omuto mwagala Amanda omuto mwagala Angel omuto mwagala Gift omuto mwagala nyo Mbagala yeye mbagala, mbagala, mbagala nyo Chorus Abaana abato mbagala, Abaana abato mbagala Abaana abato mbagala, Abaana abato …

Abaana abato kids song Read More »

Sleep song lyrics for kids

Sleep song lyrics for kids to go to bed at night in two languages English and Luganda Sleep song lyrics for kids verses and choruses are below: Verse 1 Sleep, sleep my baby sleep, Webaake wumula, webaake owumule Verse 2 Dream, dream my baby dream, Loota ebirooto, ebirooto bituuke Wailing: Huhuhuu…huhuhuuu …,huhuhuhuhuhuu Huhuhuu…huhuhuuu … Huhuhuu…huhuhuuu …

Sleep song lyrics for kids Read More »

Bakabidde Tuyingidde song lyrics

Bakabidde tuyingidde song lyrics Bakabidde tuyingidde Song lyrics Song Verse 1 Ekidde bwekivuga nti twa Migadde nze mba ntuuse Ntuuse akaseeko kanjijudde Kuba engeri empya efunise Kuwonye akawunga kati tooke Tewali atakola agenda Kutuuka wano wenyimiridde Mpise mumwooto mukimanye Abanaafu mwena mwedeeko Ebirooto bimaze kunkabya Nendayira okudda gyenazalibwa Nzimbe Buganda bagyegombe Ani yali amanyi nti …

Bakabidde Tuyingidde song lyrics Read More »

Beera Nange song lyrics

Beera Nange song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1 Nkubamu akafanaanyi nga Mbalaba bakusekereera, nti Taliwo, omala biseera byo Yakwesibaako nawe nomwesibaako. Nti bo basibawo sente, bwakomawo, Mukwano tobawuliriza, tobawa time yo Chorus. Beera nange nze akutegeera Beera nange nzekka Beera nange nze akutegeera Beera nange njakulabirira Beera nange nze akutegeera Beera …

Beera Nange song lyrics Read More »

My Baby kids song lyrics

My baby kids song lyrics – An African Traditional Lullaby song for kids to sleep and play Song Intro: I promise, I promise, I promise I promise Verse 1. My baby… I give you my life I give you my soul I give you my word I give you everything Chorus My baby, hu.. hu.. …

My Baby kids song lyrics Read More »

The Best kids Song lyrics

The Best kids song lyrics verses and choruses are below: Song verse – song chorus English version lyrics 1. You are the best, the best, the best! My baby you are, the best, the best, the best! Song verse – Song chorus Luganda version 2. Mukwano yegwe, asinga, asinga, asinga Mukwano yegwe, abasinga, abasinga, abasinga …

The Best kids Song lyrics Read More »

Kisoboka Song lyrics

Kisoboka song lyrics verses and choruses are below: Song Intro: Akabuza jako, tukisobola okukyusa ebintu! Verse1. Sawa wetuka emu amawulire negatuka Nebagasomma nti bakabidde batusse eka Akabuza jako ate ani omulala Agenda okukyusa ebintu okujako Racomstar Lekerawo okubusa busa gwe sala getegeka Genda wansi mumufariso, genda mubanka Genda emitwetwe zimaleyo jozitereka Gula tiketi yo tula …

Kisoboka Song lyrics Read More »

Sembera Yesu song lyrics

Sembera Yesu song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1. Mubulamu bwange Yesu,sembera Mumutima gwange Yesu, sembera Mubirowoozo byange Yesu, sembera Musanyu lyange Yesu, sembera Chorus Sembera, sembera, Sembera Yesu sembera x2 Verse 2. Munyumba yange Yesu, sembera Mumirimu jange Yesu, sembera Munfuna yange Yesu, sembera Mumwoyo gwange Yesu, sembera Chorus Sembera, sembera, …

Sembera Yesu song lyrics Read More »

Mbagala nyo Song lyrics

Mbagala nyo Song lyrics verses and choruses are below: Verse 1. Abamu bagamba nti twazaawa Nti bwetwagenda ebulaaya ebyeka netubipowa Nti kati tujudde siringi, biwooma nabikawa Oba sikyekyo, twewozeko!, Ebbaluwa ziriwa, emyaka jiyise tubadewa? Abaana betwaleka mumbuto bazalibwa. Esaawa telinda bebaase. Ketubakoledde kaliwa, akasiimo ketubalekedde kaliwa? Ensimbi zetukozewo tuzitadewa? Amaziga gakala, nebatwesonyiwa Salongo John yaffa, …

Mbagala nyo Song lyrics Read More »

Lwaki omukuba song lyrics

Lwaki omukuba song lyrics choruses and verses Luganda Song Lyrics for Lwaki omukuba song are written by Cyrus Migadde : Verse 1. Ntandikirewa okutegeza enaku emuli kumutima Kyendowooza sikyolowooza abasajja tujudde etima Mubayisaamu amaaso, nemubanyooma, nokubavuma Omuntu akufako omuyita otya enkima Nga yakujja mukasisira okutuusa bonna webakuusima Akuzalidde abaana nekusomero agenda nabakima Oba okimanyi yakusima …

Lwaki omukuba song lyrics Read More »

Gwe Lemerako song lyrics

Gwe Lemerako song lyrics (Never Give Up) Gwe lemerako song lyrics verses and choruses are below: Song Verse 1 Tokitiza kubera wansi Tokiriza kubera mupakasi Tokiriza kuyisa nga mbarasi Nga buli kimu, bayita mupakasi Buli kyebagala bakufuula taxi Abo bateeke buteesi Kale okukeza obukezzi Nebakozesa paka mwezi Baveko bakuseza busezi Baveeko baswaza buswazi Emisana baba …

Gwe Lemerako song lyrics Read More »