Bambi komawo song lyrics verses and choruses are below:
Bambi komawo song lyrics
Song Verse 1
Nakwaagala nenegaanya gaanya,
Nasiima nenekozakoza.
Bwenakulaba nakwagalilawo,
Naye kyoka nebuzabuza.
Wabula wankuba,
Ebintu byo ebyo byebinkolela nze.
Chorus
Bambi komawo,
Odemu onkwane buto.
Bambi komawo,
Damu onkwane buto.
Nali nkwagala nga nakusiima,
Naye nenebuzabuza nenegaanya gaanya.
Ngela abakyaala bwetukola,
Bambi komawo.
Verse 2.
Nakwaagala newegaanya gaanya,
Nakusiima naye newekozakoza.
Olwakulaba nakwagalilawo,
Naye kyoka newebuzabuza.
Wabula wandya omwonyo,
Omutima gwange noguwamba gwe.
Chorus
Bambi komawo,
Odemu onkwane buto. (Guy NEDA!)
Bambi komawo,
Damu onkwane buto. (Guy NEDA!)
Nali nkwagala nga nakusiima,
Naye nenebuzabuza nenegaanya gaanya.
Ngela abakyaala bwetukola,
Bambi (Guy NEDA SIKUDAMU!)
Verse 3
Munange omukisa gwakuyitako
Ng’olowoza oliwakitalo nyo
Kyo kitufu engeri jewali ofanana,
Nga nkuyiwako amazi nenganywa.
Nali njagala okuwasa,
Wanemesa nenkwesonyiwa gwe.
Chorus
Bambi komawo,
Odemu onkwane buto. (Guy NEDA!)
Bambi komawo,
Damu onkwane buto. (Guy NEDA!)
Nali nkwagala nga nakusiima,
Naye nenebuzabuza nenegaanya gaanya.
Ngela abakyaala bwetukola,
Bambi komawo.
(Guy NEDA SIKOMAWO, SIKUDAMU, NAGENDA NABAGENDA!)
Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Bambi komawo song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter,#CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE loop LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.