Nafunye Takeaway Song lyrics

Nafunye Takeaway Song lyrics by Sin Man and Cyrus Migadde


Nafunye Takeaway song lyrics choruses and verses are below:

Intro chorus:
Bakundetedde bankoledde delivery
Bakunsitulidde nafunye take away x3

Verse 1
Eno story yamuwala oli, gwenasooka okukeeta
Namusanga mukwooza nga alina byakuutta
Yambuuza omulimu gwenkola
Konze nkola bwaporta wali muka boys quarter
Naatandiika okubba ebintu ewa babaawe nga eno bwabileeta
Walayi yankuba akanyiriro nenva nemuka boys quarter
Nga nkooye obwa porter
Nanfunira omulimu ewa muuko nenegamba nti sibaatta
Nentadiika okuwaiter ngeno nga omusoota nga omuwala mukeeta
Nenkola nga terminator nenkyapa namaanyi nga generator
Ngeno obulamu bwebweyongera okubeera better
Omwaka bwegwaweera nga nze nali nakikwaata

Chorus
Bakundetedde bankoledde delivery
Bakunsitulidde nafunye takeaway
Bamundetedde nafunye takeaway
Bamundetedde eno nafunye takeaway

Verse 2
Bakundetedde katino nkitegedde amaaso ngagudde
Mbadde mubilowoozo ebanga lyona naye kati nobwongo mbugudde
Mbadde nesunga okulaba ku Bukedde
Nga taliiko nfuufu nga omusajja yamutadde
Yamugamba adeeyooko mubakadde ku monday
Mbu engeri gyebatalina sente,
Bwetukafuna akakadde ojakatwala mubakadde
Embeera bweneterera njakuwereza sente odde
Tonjiiwa nongamba mukwano ntino obitadde
Omukwano gwaffe njagala guwangaale paka bukadde
Ku Sunday, monday nga tulemedde kubipande
Bwenawulira story eyo omuwala nga agyinyumya
Nenkitegerra nti wano ewamugadawe omuwala weyali adukidde
Neneyagala Sin Man kuba nga ndaba nfunye ekitaliiko bakadde

Chorus
Bakundetedde bankoledde delivery
Bakunsitulidde nafunye takeaway
Bamundetedde nafunye takeaway
Bamundetedde eno nafunye takeaway

Verse 3
Nze nali nalayira obutakola kubwenzi
Naye muuko kyonkoledde gwe bakwongere ekisanja
Mwanyoko andaze omukwano atutte nekibanja
Kenaguze ono, nze sikyalya byamabanja
Nafunye nakagaali kengenda okuvuga nga muwenja
Kenafunye walayi sikyalya byamabanja
Nakooye okunswaza mumaaso gomuwala nti tukubanja
Sin man mbadde kid naye nfuuse musajja
Olaba nange ntabusse njijeeyo ogwabajjajja
Omukwano gwentegeza
Mwanyoko yamponya okusula nze mulusanja
Ngenda kuba buli amwetoloola bwaberanga musajja
Kuba bayinza okumuteekako ebugumu nebamulwaza nomusujja

Chorus
Bakundetedde bankoledde delivery
Bakunsitulidde nafunye takeaway
Bamundetedde nafunye takeaway
Bamundetedde eno nafunye takeaway


Click the links below, if you want to BUY LYRICS, LICENSE, USE or OWN the copyright to Nafunye Takeaway Song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Racomstar/ #CyrusTheWriter, #CyrusMigaddesonglyrics, ©CyrusMigadde.com/ Cyrus Migadde Publishing (CMP). BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below to get the song melody and other details of the song and purchase to own it, the lyrics are for sell. Unauthorized use of these song lyrics at CyrusMigadde music site and anywhere is prohibited and any illegal use of our music songs and poetry lyrics without our acceptance or consent will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.