Ye Gwe Song Lyrics

Ye Gwe Song Lyrics verses and choruses are below:


Ye Gwe Song Lyrics

Song Verse 1
Nafuna gwe namala,
Omulungi asinga bona.
Omulangila womutima gwange.
Akubaganya emeeme yange.
Eyegombebwa abanji,
Ngate nze nawangula.
Eyandaga essanyu elingi.
Na buli kimu kyenali sisubila.

Chorus 1
Ye gwe, gwobasinga
Gwobasinga,
Abasajja bonna ku nsi.
Ye gwe, gwobasinga.
Gwobasinga,
Abasajja bona ku nsi.

Verse 2
Bonny nze nzijukila,
Bwe wanzija mubbambulila.
Omusajja nga ankalilila.
Ngenyama ku luti ku mulilo.
Nali silina mirembe.
Nali sili wa mulembe.
Naye gwe wanziba,
Nontwala nonyambaza.
Nonjagala, nenkwagala.

Chorus 2
Ye gwe, gwobasinga
Gwobasinga,
Abasajja bonna ku nsi.
Ye gwe, gwobasinga.
Gwobasinga,
Abasajja bona ku nsi.

Verse 3
Ku byonkolede Bonny byona,
Kati nkuwa obweyamo.
Silikujuza nkusubiza,
Ndibangawo okuwanilila.
Nebweliba ssente ngegenze,
Ndibangawo silikwabukila.
Nebweguba muyaga ogukunta,
Tuliguyitamu ffembi.

Chorus 3
Ye gwe, gwobasinga
Gwobasinga,
Abasajja bonna ku nsi.
Ye gwe, gwobasinga.
Gwobasinga,
Abasajja bona ku nsi.

Chorus till fade
Ye gwe, gwobasinga
Gwobasinga,
Abasajja bonna ku nsi.
Ye gwe, gwobasinga.
Gwobasinga,
Abasajja bona ku nsi.


Click the links below, if you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Ye Gwe song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Dion and #Racomstar / #CyrusTheWriter / #CyrusMigaddeSonglyrics, ©CyrusMigadde.com, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.