Mbagala nyo Song lyrics
Mbagala nyo Song lyrics verses and choruses are below: Verse 1. Abamu bagamba nti twazaawa Nti bwetwagenda ebulaaya ebyeka netubipowa Nti kati tujudde siringi, biwooma nabikawa Oba sikyekyo, twewozeko!, Ebbaluwa ziriwa, emyaka jiyise tubadewa? Abaana betwaleka mumbuto bazalibwa. Esaawa telinda bebaase. Ketubakoledde kaliwa, akasiimo ketubalekedde kaliwa? Ensimbi zetukozewo tuzitadewa? Amaziga gakala, nebatwesonyiwa Salongo John yaffa, …