Emirembe Gyange song lyrics

Emirembe gyange song lyrics verses and choruses are below:


Emirembe gyange song lyrics verses and choruses are below:

Song Verse 1.
Ggwe njuba empa akasana. 1
Ggwe mwezi ogumiliisa ekiro. 2
Ggwe nkuba enazaako ekko. 3
Ggwe mukka gwenzisa mubulamu. 4

After verse 1.
Yye gwe ampa essanyu,
Ampa emirembe, ampa awokuwumuliira.1

Chorus
Emirembe gyange giri muggwe
Essanyu lyange liiri muggwe
Obulamu bwange buli muggwe
Na..nanananananana…

Verse 2
Oli kitangaala munzikiza enyingi. 1
Oli fan nga ebbugumu linyiinze. 2
Oli mazzi mu ddungu nga nfa enkalamata. 3
Enjala bwenuma, awo wonzanyira. 4

After Verse 2
Bwobula wendi nziyiira,
Togeza nga nosetuuka, kuba mba sefuna. 1

Chorus
Emirembe gyange giri muggwe
Essanyu lyange liiri muggwe
Obulamu bwange buli muggwe
Na..nanananananana…

Verse 3
Ggwe malayika y’omutima gwange. 1
Gwe bbugumu lyange mumpewo. 2
Olimu buli kirungo ekiwoomu. 3
Ompomeera nga enva endiirwa. 4

After Verse 3
Sukaali mu kyayi,
Ggwe wotoba ne kyayi saagala. 1

Chorus
Emirembe gyange giri muggwe
Essanyu lyange liiri muggwe
Obulamu bwange buli muggwe
Na..nanananananana…


If you want to BUY, LICENSE, USE or OWN the copyright to Emirembe gyange song lyrics or other Lyrics for music songs written by #Racomstar / #CyrusTheWriter / #CyrusMigaddeSonglyrics and Dion, ©CyrusMigadde.com/ CMP Agency Sweden, BUY THE LYRICS DIRECTLY VIA MY LYRICS PORTFOLIO AT SONGBAY , or contact me at info@cyrusmigadde.com or by using the contact form below. Unauthorized use of these lyrics is prohibited and will lead to prosecution.


Contact Cyrus Migadde

Please send a message to Cyrus Migadde below

By using this form you agree with the storage and handling of your data by this website

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.