Gwe Osinga Song

Song Lyrics: Gwe Osinga

Intro:
Migarous sijja kwogera kigambo kimu
sijja kutenda mirundi ebiri
sijja kwegomba mirundi esatu
kandeke oluyimba lweyogerere

Chorus: 1
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama

Verse: 1
Nze Migarous, nze Racomstarz//Byenkoze mbikoze okuva emyaka kumi namukagga//Naye nali sirabanga muwala gwenegomba// nali sisanganga muwala alinga gwe//Abawala benakasanga gwe obasinga//Laba amaso, laba emposinga//Ngáte oli wampisa ng´te tobaliga//Tolinga banno abalara abatamanyi kusaga//Bogambako nebadda mukunyiga// Ate kati nkufunye bagala kwetuga//Mbansanga mukubo nebajako obulega//Naye munyambala nendabika byonna obosinga

Chorus: 2
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama

Verse: 2
Buli wenkutunulira mpilira nga mpunga//Buli wontunulira mpulira nga ali mubanga//Omutima gwange waguba okuva wenakusanga//Nekati oguba buli kaseera wenkusanga//Engeri jonjagala mpulira nga//Ontusa mubirooto byenalotanga//Omukwano gwo gwadala bona sibetaga//Bajjakwogera paka webanakoga//Bajakututeka bajjatuloga//Naye njakwagala paka wenakulaga//Nti musanyu ne maziga sirina jendaga//Nkufirako nkulooota, Migarous nkulovinga

Chorus: 3
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama

Verse: 3
Taata yangamba nti mwana wange//kankuteze ebintu nange ebinyambye//sijja kuyisa wala mungero ensonge//Gano gemazima kubikyamu byendabye//Wowuliranga nga ekiseera kituuse//okunonya omubezi ogwokubeera naye//Fuba okulaba ngo ononya omuntu omutufu// fuba okunonya omuntu owabantu//Omuntu anakukanya ngojudde obusungu//Omuntu owemirembe ngate tasiba busungu//Bwenjijukira ebigambo byankoko nkulu//ndabira dala nga nsanze muzungu//Kuba olina empisa ngate neneyisayo ntufu

Chorus: 4
Gwe osinga tewali muntu yenna mulala
Gwe osinga maama
Gwe onsingira tewali muwala yenna mulala
Gwe onsingira maama

Gwe Osinga Song Lyrics written by ©CyrusMigadde.com, un authorized use prohibited – To use or buy these lyrics for song mail to Info@cyrusmigadde.com

Leave a Comment

This site uses Akismet to reduce spam. Learn how your comment data is processed.