Claire Wange Song Lyrics
Song Lyrics: Claire Wange Intro: Claire wange, nalulungi wange, safuna kakisa kuberawo, naye nakusubiza oluyimba lwo, wuliriza Verse:1 Lwali lunaku ngaluno, nga akasana kamema Nge enyonta etutta netusalawo okukyama Ewa mukwano Archade nze wenasiima Wenatula netufuna ebyokunywa emere ne nyama Chorus: 1 Ndabilawa, ndabilawa mukwano gwange buli wenkutunulako nze nfuna omukwano Ndabilawa ,ndabilawa mukwano gwange …