Beera Nange song lyrics
Verse 1
Nkubamu akafanaanyi nga
Mbalaba bakusekereera, nti
Taliwo, omala biseera byo
Yakwesibaako nawe nomwesibaako.
Nti bo basibawo sente, bwakomawo,
Mukwano tobawuliriza, tobawa time yo
Chorus.
Beera nange nze akutegeera
Beera nange nzekka
Beera nange nze akutegeera
Beera nange njakulabirira
Beera nange nze akutegeera
Beera nange nzekka
Beera nange nze akutegeera
Beera nange njakwagala
Verse 2.
Taliwo, yakulekawo nadayo
Yakulyawo katidamu kulowooza bibyo
Abo abasama tubamanyi, bazawa
Abasama babulaawo,
Funa omusajja omundi
Tulaba abakwegoomba ntoko
Mukwano tobawuliriza, tobawa time yo
Bridge:
Beera nange nze akulabirira
Beera nange tusanagana
Beera nange nze akufirako
Beera nange tujjakuyambagana
Beera Nange song lyrics 2 out of 3 verses are for sale!
If you want to buy, license, use or own the copyright to the lyrics, or otherAfro Beat song lyrics in Luganda written by #CyrusMigadde, ©CyrusMigadde.com, GO TO SONGBAY, E-mail to info@cyrusmigadde.com or here to get the melody and other details of the song and own it. Unauthorized use of these lyrics at CyrusMigadde site is prohibited and any illegal use of our songs and poetry lyrics without our acceptance or consent will lead to prosecution.